Osobola Otya okula mu nkolagana yo ne Katonda?

  • Beeranga n’Omwoyo omutukuvu. Agyakuyamba mu lugendo lwo ne Katonda.
  • Kungananga na bakkiririza abalala. Tandiika okugenda nga mu Kkanisa gye bagala Katonda era okungane nabo mu bw’esigwa.
  • Manyisa abala Yesu Kristo. Okuyayana kwa Katonda kuli nti buli muntu asonyiyibwe era ategere Katonda.